Isaiah 23:1

Obunnabbi Obukwata ku Tuulo

1 aObunnabbi obukwata ku Tuulo:

Mukube ebiwoobe, mmwe ebyombo by’e Talusiisi,
kubanga Tuulo kizikirizibbwa
ne mutasigala nnyumba newaakubadde ebyombo we biyinza okugobera.
Ekigambo kyababikulirwa
okuva mu nsi ya Kittimu.
Copyright information for LugEEEE